Bebe Cool – Wire Wire | Lyrics 2019

Lyrics “Wire Wire” – Bebe Cool

Bad girl ah you’re nice
Ontaddemu kasunda bus
Oli wa bbeyi toli wa layisi
Nkuletere Gucci oba Versace
Ey, oli ku original
Toli mukyupule nti oba ova China
Kasusu kali ku original
Wabula onkyamula

Nkwagala nyo era ondi mu musaayi
Gwe antambuza lujegere ku kagaali
Oluusi ntunula ne neebuza nti no nze ani
Nze ani gw’omenyera ku mugaati

You brighten my day
Buli lw’otambula onkyamula mukwano inside
When you come my way
Buli lw’osembera mpulira omuliro inside
Girl it’s okay
Let me wire wire
Nze saagala kumanya manya
It’s okay
Let me wire wire
Nze saagala kumanya manya


Tonenya nze okukwagala enyo
Kuba okukyangakyanga nakwo kuzaala lenya
N’oluusi ntula nenebuuza
Nze ani ayagala omulungi nga gwe
Lengera ekiwato kikyo bwekigonda
Neebaza omutonzi bwatyo eyakuwunda
Nebweba fitina baleke gwe tobawuuna
Kimuli kya ndaggu kasendabazaana

Nkwagala nyo era ondi mu musaayi
Gwe antambuza lujegere ku kagaali
Oluusi ntunula ne neebuza nti no nze ani
Nze ani gw’omenyera ku mugaati

You brighten my day
Buli lw’otambula onkyamula mukwano inside
When you come my way
Buli lw’osembera mpulira omuliro inside
Girl it’s okay
Let me wire wire
Nze saagala kumanya manya
It’s okay
Let me wire wire
Nze saagala kumanya manya

Tonenya nze okukwagala enyo
Kuba okukyangakyanga nakwo kuzaala lenya
N’oluusi ntula nenebuuza
Nze ani ayagala omulungi nga gwe
Muwala
Ontagaza butagaza
N’oluusi nenerabira byenkola
Onjogeza luchaina
Kirabika nze wansalira ga wakayima
Tegulikendera
Manya omukwano gwaffe baby gwa lubeerera
Onyumisa embeera
Nebwemba sifuna sijulirira bbaala
My girl
Onyiriridde
Ontunulidde
Nsamaliridde girl
Onyiriridde
Nze nfukamidde
Akaweta nkakuwadde


You brighten my day
Buli lw’otambula onkyamula mukwano inside
When you come my way
Buli lw’osembera mpulira omuliro inside
Girl it’s okay
Let me wire wire
Nze saagala kumanya manya
It’s okay
Let me wire wire
Nze saagala kumanya manya…

➤ Written by Ronnie
Master: Herbert Skillz
Produced by Ronnie
Bebe Cool | 2019

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *